0:00
0:00

Essuula 117

Mumutendereze Mukama, mmwe amawanga gonna; Mumugulumize, mmwe abantu bonna.
2 Kubanga okusaasira kwe kungi eri ffe: N'amazima ga Mukama gabeerera emirembe gyonna, Mumutendereze Mukama.