Okusonyiyibwa

0:00
0:00

  • Kubanga bwe munaasonyiwanga abantu ebyonoono byabwe, Kitammwe ali mu ggulu anaabasonyiwanga nammwe.Naye bwe mutaasonyiwenga bantu ebyonoono byabwe, ne Kitammwe taasonyiwenga byonoono byammwe. - Matayo Matthew 6:14, 15
  • Awo Yesu n'agamba nti Kitange, basonyiwe; kubanga tebamanyi kye bakola. Ne bagabana ebyambalo bye, nga bakuba akalulu. Lukka Luke 23:34
  • Naye n'agamba nti Mpaawo muntu, Mukama wange. Yesu n'agamba nti Nange sisala kukusinga: genda; okusooka leero toyonoonanga lwa kubiri. - Yokaana John 8:11
  • Nze, nze mwene, nze nzuuyo asangula ebyonoono byo ku lwange nze; so sirijjukira bibi byo.- Isaaya Isaiah 43:25
  • Balina omukisa ab'ekisa: kubanga abo balikwatirwa ekisa. - Matayo Matthew 5:7
  • Kubanga ndisaasira obutali butuukirivu bwabwe, N'ebibi byabwe siribijjukira nate. - Abaebbulaniya Hebrews 8:12
  • Awo Peetero n'ajja, n'amugamba nti Mukama wange, muganda wange bw'annyonoonanga, nnaamusonyiwanga emirundi emeka, okutuusa emirundi musanvu? Yesu n'amugamba nti Sikugamba nti Okutuusa emirundi musanvu; naye nti Okutuusa emirundi ensanvu emirundi omusanvu. - Matayo Matthew 18:21, 22
  • Bwe twatula ebibi byaffe, ye wa mazima era omutuukirivu okutusonyiwa ebibi byaffe, n'okutunaazaako byonna ebitali bya butuukirivu. - 1 John 1:9
  • Ebuvanjuba n'ebugwanjuba bwe biri ewala, Bw'atyo bw'atutadde ewala ebyonoono byaffe: - Zabbuli Psalms 103:12
  • Towalananga ggwanga, so tobanga na nge yonna eri abaana b'abantu bo, naye onooyagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka: nze Mukama. - Leviticus 19:18
  • Eri ow'ekisa oneeraga ow'ekisa; Eri eyatuukirira oneeraganga eyatuukirira; - Zabbuli Psalms 18:25
  • Kubanga ggwe, Mukama, oli mulungi, oyanguwa okusonyiwa, Era ojjula ekisa eri abo bonna abakukoowoola. - Zabbuli Psalms 86:5
  • Okusaasira n'amazima tebikulekanga: Bisibenga mu bulago bwo; Biwandiikenga ku bipande eby'omutima gwo:Bw'onoolabanga bw'otyo okuganja n'okutegeera okulungi Mu maaso ga Katonda n'ag'abantu.- Engero Proverbs 3:3, 4
  • Bw'atyo Kitange ali mu ggulu bw'alibakola, bwe mutasonyiwa mu mitima gyammwe buli muntu muganda we. - Matayo Matthew 18:35
  • Awo bwe munaayimiranga nga musaba, musonyiwenga, bwe mubanga n'ekigambo ku muntu; ne Kitammwe ali mu ggulu abasonyiwe ebyonoono byammwe. - Makko Mark 11:25
  • Era temusalanga musango, nammwe temulisalirwa: era temusinzanga musango, nammwe temulisinzibwa musango: musonyiwenga, nammwe mulisonyiyibwa: - Lukka Luke 6:37
  • era mubeerenga n'obulungi mwekka na mwekka, abakwatibwa ekisa, nga musonyiwagananga, era nga Katonda bwe yabasonyiwa mu Kristo. - Abaefeeso Ephesians 4:32
  • nga milzibiikirizagananga, era nga musonyiwagananga mwekka na mwekka, omuntu yenna bw'abeeranga n'ensonga ku muntu munne; era nga Mukama waffe bwe yabasonyiwa mmwe, era nammwe bwe mutyo: - Abakkolosaayi Colossians 3:13
  • nga mutunuulira nnyo walemenga okuba omuntu yenna aweebuuka mu kisa kya Katonda; ekikolo kyonna eky'okukaawa kiremenga okuloka n'okubeeraliikiriza, era ne kigwagwawaza abangi; - Abaebbulaniya Hebrews 12:15
  • Kubanga bwe munaasonyiwanga abantu ebyonoono byabwe, Kitammwe ali mu ggulu anaabasonyiwanga nammwe.Naye bwe mutaasonyiwenga bantu ebyonoono byabwe, ne Kitammwe taasonyiwenga byonoono byammwe. -
    Matayo Matthew 6:14, 15
  • Awo Yesu n'agamba nti Kitange, basonyiwe; kubanga tebamanyi kye bakola. Ne bagabana ebyambalo bye, nga bakuba akalulu.
    Lukka Luke 23:34
  • Naye n'agamba nti Mpaawo muntu, Mukama wange. Yesu n'agamba nti Nange sisala kukusinga: genda; okusooka leero toyonoonanga lwa kubiri. -
    Yokaana John 8:11
  • Nze, nze mwene, nze nzuuyo sangula ebyonoono byo ku lwange nze; so sirijjukira bibi byo.-
    Isaaya Isaiah 43:25
  • Balina omukisa ab'ekisa: kubanga abo balikwatirwa ekisa. -
    Matayo Matthew 5:7
  • Kubanga ndisaasira obutali butuukirivu bwabwe, N'ebibi byabwe siribijjukira nate. -
    Abaebbulaniya Hebrews 8:12
  • Awo Peetero n'ajja, n'amu gamba nti Mukama wange, mugand wange bw'annyonoonanga, nnaa musonyiwanga emirundi emeka kutuusa emirundi musanvu?Yesu n'amugamba nti Sikugamba nti Okutuusa emirundi mumvu; naye nti Okutuusa emirundi ensanvu emirundi omusanvu. -
    Matayo Matthew 18:21, 22
  • Bwe twatula ebibi byaffe, ye wa mazima era omutuukirivu okutusonyiwa ebibi byaffe, n'okutunaazaako byonna ebitali bya butuukirivu. -
    1 John 1:9
  • Ebuvanjuba n'ebugwanjuba bwe biri ewala, Bw'atyo bw'atutadde ewala ebyonoono byaffe: -
    Zabbuli Psalms 103:12
  • Towalanangaggwanga, so tobanga na nge yonna eri abaana b'abantu bo, naye onooyagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka: nze Mukama. -
    Leviticus 19:18
  • Eri ow'ekisa oneeraga ow'ekisa; Eri eyatuukirira oneeraganga eyatuukirira; -
    Zabbuli Psalms 18:25
  • Kubanga ggwe, Mukama, oli mulungi, oyanguwa okusonyiwa, Era ojjula ekisa eri abo bonna abakukoowoola. -
    Zabbuli Psalms 86:5
  • Okusaasira n'amazima tebikulekanga: Bisibenga mu bulago bwo; Biwandiikenga ku bipande eby'omutima gwo:Bw'onoolabanga bw'otyo okuganja n'okutegeera okulungi Mu maaso ga Katonda n'ag'abantu.-
    Engero Proverbs 3:3, 4
  • Bw'atyo Kitange ali mu ggulu bw'alibakola, bwe muta, onyiwa mu mitima.gyammwe buli nuntu muganda we. Obufumbo n'okwawukana -
    Matayo Matthew 18:35
  • Awo bwe munaayimiranga nga musaba, musonyiwenga, bwe mubanga n'ekigambo ku muntu; ne Kitammwe ali mu ggulu abasonyiwe ebyonoono byammwe. -
    Makko Mark 11:25
  • Era temusalanga musango, nammwe temulisalirwa: era temusinzanga musango, nammwe temulisinzibwa musango: musonyiwenga, nammwe mulisonyiyibwa: -
    Lukka Luke 6:37
  • era mubeerenga n'obulungi mwekka na mwekka, abakwatibwa ekisa, nga musonyiwagananga, era nga Katonda bwe yabasonyiwa mu Kristo. -
    Abaefeeso Ephesians 4:32
  • nga milzibiikirizagananga, era nga musonyiwagananga mwekka na mwekka, omuntu yenna bw'abeeranga n'ensonga ku muatu munne; era nga Mukama waffe bwe yabasonyiwa mmwe, era natnmwe bwe muryo: -
    Abakkolosaayi Colossians 3:13
  • nga mutunuulira nnyo walemenga okuba omuntu yenna awee buuka mu kisa kya Katonda; ekikolo kyonna eky'okukaawa kiremenga okuloka n'okubeeraliikiriza, era ne kigwagwawaza abangi; -
    Abaebbulaniya Hebrews 12:15